Acts 22:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Awo omusajja omu Ananiya, omusajja omusomi okulabira ku Tteeka, ayogerwako obulungi Abayudaaya bonna ab'eyo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Omusajja omu ayitibwa Ananiya, ng’atya Katonda era ng’agondera amateeka gonna ag’Ekiyudaaya, n’Abayudaaya bonna mu Damasiko nga bamussaamu ekitiibwa,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Omuntu omu erinnya lye Ananiya atya Katonda mu mateeka, eyasiimibwa Abayudaaya bonna abatuula eyo,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Mu Damasiko mwalimu omusajja erinnya lye Ananiya, omwegendereza mu kukwata amateeka, era assibwamu ekitiibwa Abayudaaya baayo bonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omuntu omu erinnya lye Ananiya atya Katonda mu mateeka, eyasiimibwa Abayudaaya bonna abatuula eyo,