Acts 22:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga olibeera mujulirwa we mu bantu bonna ku byonna by'olabye ne by'owulidde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olituusa obubaka bwe mu bantu bonna ng’obategeeza by’olabye era ne by’owulidde.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga onoobeeranga mujulirwa we eri abantu bonna ow'ebigambo by'olabye ne by'owulidde.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga ojja kumumanyisa mu bantu bonna ng'obategeeza ebyo by'owulidde era ne by'olabye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga onoobeeranga mujulirwa we eri abantu bonna ow'ebigambo by'olabye ne by'owulidde.