Acts 22:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Nga mmaze okudda mu Yeruzaalemu, bwe nali neegayirira mu Kiggwa, ne mbulawo mu mwoyo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ne nkomawo mu Yerusaalemi. Naye olunaku lumu bwe nnali mu Yeekaalu nga nsaba, ne mbeera ng’eyeebase,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Awo olwatuuka bwe nnakomawo e Yerusaalemi, bwe nnali nga nsaba mu Yeekaalu, omwoyo gwange ne guwaanyisibwa
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Bwe nali nga nkomyewo e Yerusaalemu era nga ndi mu Ssinzizo nsinza ne ndabikirwa nga ndi ng'aloota,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka bwe nnakomawo e Yerusaalemi, bwe nnali nga nsaba mu yeekaalu, omwoyo gwange ne guwaanyisibwa