Acts 22:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe baawulira ng'ayogera gye bali mu Lwebureeyi, ne bongera okusirika. N'agamba nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe baawulira ng’ayogera Lwebbulaniya ne beeyongera okusirikira ddala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe baawulira ng'abagambye mu lulimi Olwebbulaniya ne beeyongera okusirika: n'agamba nti:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe baawulira ng'ayogera Lwebureeyi, ne beeyongera okusirika. N'agamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe baawulira ng'abagambye mu lulimi Olwebbulaniya ne beeyongera okusirika: n'agamba nti