Acts 22:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'aŋŋamba nti: ‘Genda; nkusindise mu b'amawanga abali ewala eyo.’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Naye Mukama waffe n’aŋŋamba nti, ‘Vva mu Yerusaalemi, kubanga nzija kukutuma mu bitundu bye wala mu baamawanga!’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'aŋŋamba nti, ‘Genda: kubanga nze ŋŋenda kukutuma wala mu b'amawanga.’”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ye n'aŋŋamba nti: ‘Genda, kubanga njija kukutuma wala mu b'amawanga amalala.’ ”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'aŋŋamba nti Genda: kubanga nze ŋŋenda kukutuma wala mu b'amawanga.