Acts 22:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaali nange ekitangaala baakiraba, naye eddoboozi ly'oyo eyali ayogera nange tebaaliwulira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Be nnali nabo baalaba ekitangaala, naye eddoboozi ly’oyo eyayogera nange tebaaliwulira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaali awamu nange ne balaba omusana, naye ne batawulira ddoboozi ly'oyo eyayogera nange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu abaali nange ne balaba okwakaayakana okw'amaanyi kyokka ne batawulira ddoboozi ly'oyo eyayogera nange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaali awamu nange ne balaba omusana, naye ne batawulira ddoboozi ly'oyo eyayogera nange.