Acts 23:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mutabani wa mwannyina Pawulo bwe yawulira ku kumuteega, n'agenda, n'ayingira mu kigo, n'abuulira Pawulo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye mutabani wa mwannyina Pawulo bwe yategeera olukwe olwo n’agenda mu nkambi y’abaserikale n’ategeeza Pawulo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye mutabani wa mwannyina wa Pawulo n'awulira olukwe luno, n'ajja n'ayingira mu nkambi, n'abuulira Pawulo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka mutabani wa mwannyina Pawulo n'ategeera olukwe lwabwe. N'agenda n'ayingira mu kigo, n'alabula Pawulo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye omwana wa mwannyina wa Pawulo n'awulira olukwe luno, n'ajja n'ayingira mu kigo, n'abuulira Pawulo.