Acts 23:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukulu w'abaserikale n'amukwata ku mukono n'amuzza ku bbali, n'amubuuza nga bali bokka nti: “Kiki ky'oyagala okuŋŋamba?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuduumizi w’abaserikale n’akwata omulenzi ku mukono n’amuzza wabbali n’amubuuza nti, “Kiki ky’oyagala okuntegeeza?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omukulu w'abaserikale n'amukwata ku mukono ne yeeyawula mu kyama n'amubuuza nti, “Bigambo ki by'olina okumbuulira?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omukulu w'abaserikale n'akwata omuvubuka ku mukono, n'amuzza ku bbali, n'amubuuza nti: “Kiki ky'oyagala okuŋŋamba?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omwami omukulu n'amukwata ku mukono ne yeeyawula mu kyama n'amubuuza nti Bigambo ki by'olina okumbuulira?