Acts 23:32 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ate enkeera ne baddayo mu kigo, ne bamulekera ab'embalaasi bagende naye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Enkeera ekibinja eky’oku mbalaasi ne kitwala Pawulo e Kayisaliya, abaserikale abalala bo ne baddayo mu nkambi yaabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Enkeera ne baleka ab'oku mbalaasi okugenda ne Pawulo okutuuka e Kayisaliya, abalala ne baddayo mu nkambi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ku lunaku olwaddirira, ne baleka ab'oku mbalaasi okugenda naye, bo ne baddayo mu kigo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ku lunaku olw'okubiri ne baleka ab'oku mbalaasi okugenda naye ne baddayo mu kigo: