Acts 23:33 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe baatuuka e Kayisariya, ne bakwasa owessaza ebbaluwa, ne Pawulo ne bamumussa mu maaso.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaserikale ab’omu kibinja eky’oku mbalaasi bwe baatuuka e Kayisaliya ne batwala Pawulo ewa gavana n’ebbaluwa ne bagiwaayo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abo bwe baatuuka e Kayisaliya ne bawa ebbaluwa owessaza era ne bamwanjulira Pawulo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe baamutuusa e Kayisaariya, ne bawa omufuzi ebbaluwa, ne bamukwasa ne Pawulo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
abo bwe baatuuka e Kayisaliya ne bawa ebbaluwa owessaza era ne bamwanjulira Pawulo.