Acts 23:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga Abasaddukaayo bagamba nti tewali kuzuukira, newandibadde malayika, newandibadde omwoyo; sso ng'Abafarisaayo bakkiriza byonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kubanga Abasaddukaayo bagamba nti tewali kuzuukira wadde bamalayika, wadde omwoyo ogutafa, naye bo Abafalisaayo ebyo byonna babikkiriza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga Abasaddukaayo bagamba nti tewali kuzuukira, newakubadde bamalayika, newakubadde omwoyo, naye Abafalisaayo ebyo byonna babikkirizza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga Abasaddukaayo bagamba nti tewali kuzuukira, tewali bamalayika, wadde emyoyo. Naye Abafarisaayo byonna ebyo babikkiriza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga Abasaddukaayo bagamba nti tewali kuzuukira, newakubadde malayika, newakubadde omuzimu: naye Abafalisaayo baatula byombi.