Acts 24:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naawe nga bw'oyinza okumanya, ennaku zaakayita kkumi na bbiri zokka okuva lwe nayambuka e Yeruzaalemu okusoma.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ggwe bw’onoobuuza, ojja kuzuula nti ennaku tezinnayita kkumi na bbiri kasookedde nyambuka mu Yerusaalemi okusinza mu Yeekaalu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kubanga oyinza okutegeera ng'ennaku tezinnayita kkumi na bbiri kasookedde nzijja mu Yerusaalemi okusinza,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Ggwe wennyini bw'onoobuuza, ojja kuzuula nti ennaku tezinnayita kkumi na bbiri kasookedde nnyambuka e Yerusaalemu okusinza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga oyinza okutegeera ng'ennaku tezinnayita kkumi na bbiri! kasookedde nninnya e Yerusaalerni okusinza: