Acts 24:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
bandibadde mu maaso go ne bannumiriza, obanga baliko kye banvunaana.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye waliwo Abayudaaya abava mu kitundu kye Asiya era basaanye babeewo wano boogere obanga balina kye banvunaana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
abo basaanye babeere wano mu maaso go bannumirize oba nga balina ekigambo ku nze.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
be bandisaanye okuba wano mu maaso go, bannumirize oba nga balina kye banvunaana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
abagwanidde okubeera w'oli n'okunnumiriza oba nga balina ekigambo ku nze.