Acts 24:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
bulijjo na buli wantu, tubifuna n'okusiima kwonna, ayi Felikisi Omutiibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tukwebaza nnyo olwa bino byonna by’otukoledde.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu ngeri zonna era ne mu bifo byonna tubikkiriza n'okwebaza kwonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekyo tukisiima bulijjo era mu buli kifo, nga tukwebaliza ddala nnyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
tubikkiriza ennaku zonna ne mu bifo byonna, Ferikisi omulungi ennyo, n'okwebaza kwonna.