Acts 24:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yageza okwonoona Ekiggwa, ne tumukwata.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’okugezaako yali agezaako okwonoona Yeekaalu, ne tumukwata. Twali tugenda okumusalira omusango n’ekibonerezo ng’amateeka gaffe bwe galagira,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yagezaako okwonoona Yeekaalu: ne tumukwata, era twali tugenda omusalira omusango ng'amateeka gaffe bwe gali:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yagezaako n'okwonoona Essinzizo ne tumukwata, [tumusalire omusango ng'amateeka gaffe bwe gali.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
yagezaako okwonoona yeekaalu: ne tumukwata, ne twagala okumusalira omusango ng'amateeka gaffe bwe gali: