Acts 24:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naawe bw'onoobuuza, ojja kumanya byonna bye tumuvunaana.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’alagira nti awozesebwe mu mateeka g’Ekiruumi, era n’alagira abamuwawaabira bajje wano mu maaso go. Bw’onoogenda ng’omubuuza ebintu bino byonna, amazima g’ensonga zaffe gajja kweyoleka.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'alagira abamuvunaana okujja gy'oli. Bw'onoomwebuuliza wekka onooyinza okutegeera bino byonna bye tumuvunaana.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naawe wennyini bw'onoomubuuza ojja kumanya ebifa ku ebyo byonna bye tumuvunaana.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
bwe yalagira abamuvunaana okujja gy'oli: bw'onoomwebuuliza wekka onooyinza okutegeera bino byonna bye tumuvunaana.