Acts 24:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'abayudaaya ne bamuwagira, nga bakakasa nti ddala ebintu bwe bityo bwe biri.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olwo n’Abayudaaya abalala ne boogera nga bawagira ebyo Terutuulo bye yawoza nti bya mazima.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era n'Abayudaaya abalala ne bongereza kw'ebyo, nga bagamba nti bwe bityo bwe biri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abayudaaya nabo ne bamuwagira nti bwe bityo bwe biri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era n'Abayudaaya ne bamuloopa bumu nga bagamba nti bwe bityo bwe biri.