Acts 25:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nga wayiseewo ennaku, kabaka Agrippa ne Berunike ne bajja e Kayisariya okulamusa ku Festo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo bwe waayitawo ennaku Kabaka Agulipa ne Berenike ne batuuka mu Kayisaliya okukyalira Fesuto.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo bwe waayitawo ennaku, kabaka Agulipa ne Berenike ne batuuka e Kayisaliya, okwaniriza Fesuto.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe waayitawo ennaku ntonotono, Kabaka Agripa ne mukazi we Berunike ne bajja e Kayisaariya okwaniriza Festo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo bwe waayitawo ennaku, Agulipa kabaka ne Berenike ne batuuka e Kayisaliya, ne balamusa Fesuto.