Acts 25:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bakabona abakulu n'abantu abakulu ab'Abayudaaya ne bamuloopera Pawulo. Ne bamwegayirira
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe yali ali eyo, bakabona abakulu n’abakulembeze b’Abayudaaya ne bamutegeeza bye baali bavunaana Pawulo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bakabona abakulu n'abakungu b'Abayudaaya ne bamubuulira bye bavunaana Pawulo; ne bamwegayirira,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bakabona abakulu n'abakungu b'Abayudaaya ne bamutegeeza bye bavunaana Pawulo. Ne basaba Festo ono
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bakabona abakulu n'abakungu b'Abayudaaya ne bamubuulira Pawulo bye yaloopebwa; ne bamwegayirira,