Acts 25:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye nze nasanga nga taliiko kye yakola kimugwanyiza kufa, naye kubanga yajulira Kabaka Omutiibwa, nange nakkiriza okumuweerezaayo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nze nga bwe ndaba, talina ky’akoze kimusaanyiza kufa. Naye bwe yajulira eri Kayisaali, nange kwe kusalawo okumuweereza e Ruumi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye nze ne ntegeera nga takoze kigambo ekisaanidde okumussa: naye ye bwe yajulira Augusito ne nsalawo okumuweerezaayo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye nze nalaba nti talina kye yakola kimusaanyiza kuttibwa. Kyokka bwe yajulira Kayisaari, ne nsalawo okumuweerezaayo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye nze ne ntegeera nga takoze kigambo ekisaanidde okumussa: naye ye bwe yajulira Augusito ne nsala okumuweerezaayo.