Acts 25:27 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti ndowooza nga tekiriimu makulu okuweereza omusibe n'ototegeeza bimuvunaanibwa.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga sirowooza nti kirungi okuweereza omusibe eri Kayisaali ng’omusango gw’azizza tegunnyonnyose.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ndaba nga tekisaana kuweereza omusibe nga tolaze nsonga zimuvunaanibwa.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga ndaba nga si kituufu okuweereza omusibe n'otolaga bimuvunaanibwa.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga ndaba nga kya busiru okuweereza omusibe n'obutabuulira nsonga eziri ku ye.