Acts 25:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Festo n'addamu nti Pawulo akuumirwa Kayisariya ate naye ng'anaatera okugendayo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Fesuto n’abaddamu nti, “Nga Pawulo bw’ali mu Kayisaliya, ate nga nange nzija kuddayo mu nnaku ntono,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Fesuto n'addamu nti Pawulo akuumirwa mu Kayisaliya, nga naye ye yennyini yali ateekateeka okugendayo amangu ddala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Festo n'addamu nti: “Pawulo akuumirwa mu Kayisaariya, era nze njija kuddayo mangu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Fesuto n'addamu nti Pawulo akuumirwa mu Kayisaliya, naye ye yennyini yali ng'anaatera okuvaayo okugenda.