Acts 25:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Pawulo mu kwewozaako n'agamba nti: “Nze Etteeka sirikolanga kibi, wadde okukikola Ekiggwa oba Kayisari.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Pawulo n’awoza ng’agamba nti, “Simenyanga mateeka ga Kiyudaaya n’akamu, era siyonoonanga Yeekaalu, so sijeemeranga Kayisaali.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Pawulo n'awoza nti, “Siyonoonanga mu mateeka g'Abayudaaya newakubadde ku Yeekaalu newakubadde eri Kayisaali.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Pawulo ne yeerwanako n'agamba nti: “Sikolanga kintu na kimu ekimenya amateeka g'Abayudaaya, oba ekyonoona Essinzizo, wadde okujeemera Kayisaari.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Pawulo n'awoza nti Siyonoonanga mu mateeka g'Abayudaaya newakubadde ku yeekaalu newakubadde eri Kayisaali.