Acts 26:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne ŋŋamba nti: ‘Ggwe ani, Mukama?’ Omukama n'addamu nti: ‘Nze Yezu gw'oyigganya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne mbuuza nti, ‘Ggwe ani Mukama wange?’ Mukama waffe n’addamu nti, ‘Nze Yesu, gw’oyigganya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nze ne ŋŋamba nti,‘ Ggwe ani, Mukama wange?’ Mukama waffe n'agamba nti, ‘ Nze Yesu, gw'oyigganya ggwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne ŋŋamba nti: ‘Ggwe ani Mukama wange?’ Mukama n'addamu nti: ‘Nze Yesu gw'oyigganya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nze ne ŋŋamba nti Ggwe ani, Mukama wange? Mukama waffe n'agamba nti Nze Yesu, gw'oyigganya ggwe.