Acts 26:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nzija kukutaasa ku b'eggwanga lyo ne ku b'amawanga gye nkutuma,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era ndikuwonya mu bantu bano ne mu baamawanga gye ndikutuma
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
nga nkuwonya mu bantu ne mu b'amawanga, nze gye nkutuma okuzibula amaaso gaabwe,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ndikuwonya abantu b'eggwanga lyo n'ab'amawanga amalala gye ndikutuma
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
nga nkuwonya mu bantu ne mu b'amawanga, nze gye nkutuma okuzibula amaaso gaabwe,