Acts 26:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Awo nno, ayi Kabaka Agrippa, saatenguwa kulabikirwa okwava mu ggulu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Bwe ntyo, Ayi Kabaka Agulipa, ne sinyooma kwolesebwa okwo okwava mu ggulu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale, kabaka Agulipa, saalema kugondera okwolesebwa okw'omu ggulu:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“N'olwekyo, Kabaka Agripa, saawakanya kulabikirwa okwava mu ggulu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale, kabaka Agulipa, saalema kugondera okwolesebwa okw'omu ggulu: