Acts 26:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Kabaka Agrippa, neesiimye okuba nga ŋŋenda kuwoleza mu maaso go olwa leero ebyo byonna Abayudaaya bye banvunaana,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Kabaka Agulipa, nnina omukisa okuwoleza mu maaso go leero, nga nnyanukula byonna Abayudaaya bye banvunaana,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Bye nnavunaanibwa Abayudaaya byonna, kabaka Agulipa, nneesiimye kubanga ŋŋenda okubiwoza leero w'oli;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Kabaka Agripa, neesiimye nnyo okuwoleza mu maaso go olwaleero ebyo byonna Abayudaaya bye banvunaana,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bye nnavunaanibwa Abayudaaya byonna, kabaka Agulipa, nneesiimye kubanga ŋŋenda okubiwoza leero w'oli;