Acts 26:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olw'ensonga eyo Abayudaaya kyebaava bankwatira mu Kiggwa, ne baagala okunzita.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Eyo y’ensonga Abayudaaya kyebaava bankwata nga ndi mu Yeekaalu ne bagezaako n’okunzita.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abayudaaya kyebaava bankwata mu Yeekaalu ne bagezaako okunzita.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abayudaaya kyebaava bankwata nga ndi mu Ssinzizo, ne bagezaako okunzita.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abayudaaya kyebaava bankwata mu yeekaalu ne bagezaako okunzita.