Acts 26:28 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Agrippa n'agamba Pawulo nti: “Mu kabanga akatono ompooyawooya onfuule Omukristu!”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Agulipa n’agamba Pawulo nti, “Onsendasenda nfuuke Omukristaayo mu kaseera kano akatono bwe kati?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Agulipa n'agamba Pawulo nti, “ Mu kaseera kano akatono olowooza kunfuula Omukristaayo!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Agripa n'agamba Pawulo nti: “Mu kaseera akatono oyagala okunsendasenda onfuule omugoberezi wa Kristo!”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Agulipa n'agamba Pawulo nti Oyagala okunsendasenda onfuule Omukristaayo;