Acts 26:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Singa baagala, bandinjulidde, bamanyidde ddala nti okuva edda mbadde neeyisa ng'Omufarisaayo, nga ngoberera ekibiina ekisinga obukakali mu ddiini yaffe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era bammanyidde ebbanga ddene nnyo, singa babadde baagala bandinjulidde, nga ndi munnakibiina eky’Abafalisaayo, eky’omu ddiini yaffe ekisingira ddala okunonooza mu buli nsonga ey’Ekiyudaaya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
abantegeera okusooka edda, singa baagala okutegeeza, bwe nneegenderezanga mu kitundu ekisinga obuzibu eky'eddiini yaffe, ne mbeera Mufalisaayo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Okuva edda bamanyi, era singa baagala, bayinza okukakasa nga okuva olubereberye nali mu kibiina ekisingira ddala okukwata eddiini yaffe, nali Mufarisaayo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
abantegeera okusooka edda, singa baagala okutegeeza, bwe nneegenderezanga mu kitundu ekisinga obuzibu eky'eddiini yaffe, ne mbeera Mufalisaayo.