Acts 26:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kaakano nnyimiridde wano okuwoza olw'okubeera okusuubira mu ebyo Katonda bye yasuubiza bajjajjaffe;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kaakano nnyimiridde nga nvunaanibwa, kubanga nnina essuubi mu ebyo Katonda bye yasuubiza bajjajjaffe,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kaakano nnyimiridde okusalirwa omusango olw'essuubi Katonda lye yasuubiza bajjajjaffe;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kaakano nnyimiridde wano okusalirwa omusango kubanga nsuubira ekyo Katonda kye yasuubiza bajjajjaffe,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kaakano nnyimiridde okusalirwa omusango olw'essubi Katonda lye yasuubiza bajjajjaffe;