Acts 26:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ebyo ebika byaffe ekkumi n'ebibiri bye bisuubira okufuna, kyebiva binyiikira okwegayirira ekiro n'emisana. Olw'okusuubira okwo, ayi Kabaka, Abayudaaya kwe basinzidde okumpawaabira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ebika byaffe ekkumi n’ebibiri bye basuubira okutuukako nga banyiikira okusinza emisana n’ekiro; era olw’essuubi eryo, ayi kabaka, Abayudaaya kyebavudde banvunaana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
lye basuubira okutuukako ebika byaffe ekkumi n'ebibiri, nga banyiikira okuweerezanga Katonda emisana n'ekiro: olw'essuubi eryo, kabaka, Abayudaaya kyebavudde bampawaabira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
era ebika byaffe ekkumi n'ebibiri kye birindirira nga bisinza Katonda emisana n'ekiro. Olw'okusuubira bwe ntyo, Abayudaaya kyebavudde bampawaabira, ayi kabaka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
lye basuubira okutuukako ebika byaffe ekkumi n'ebibiri, nga banyiikira okuweerezanga Katonda emisana n'ekiro: olw'essuubi eryo, kabaka, Abayudaaya kyebavudde bampawaabira.