Acts 27:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga malayika wa Katonda antwala era gwe mpeereza, yayimiridde we ndi ekiro kino,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga ekiro ekyayise, malayika wa Katonda wange gwe mpeereza, yayimiridde we ndi,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga mu kiro, malayika wa Katonda wange gw'empeereza, yayimiridde we ndi,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga ekiro ekyayise malayika wa Katonda wange gwe mpeereza
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga we ndi waayimiridde ekiro kino malayika wa Katonda, nze owuwe, gwe mpeereza,