Acts 27:32 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo abaserikale ne basala emiguwa gy'akaato, ne bakaleka ne kagenda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo abaserikale ne basala emiguwa egyali gikutte akato, ne bakaleka ne kagwayo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo abasserikale ne basala emigwa gy'akaato ne bakaleka ne kagenda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo abaserikale ne basala emiguwa gy'akaato, ne bakaleka ne kagenda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Basserikale ne balyoka basala emigwa egy'eryato ne balireka okugenda.