Acts 27:37 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ffenna mu lyato twalimu abantu ebikumi bibiri mu nsanvu mu mukaaga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaali ku kyombo bonna awamu baali ebikumi bibiri mu nsanvu mu mukaaga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Fenna abaali mu kyombo twali abantu bibiri mu nsanvu mu mukaaga (276).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ffenna abaali mu lyato, twali abantu ebikumi bibiri mu nsanvu mu mukaaga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne tuba fenna abaali mu kyombo emyoyo bikumi bibiri mu nsanvu mu mukaaga.