Acts 27:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe twamala okusala ennyanja y'e Silisiya ne Pamfiliya, ne tugoba e Mira eky'omu Lukiya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe twamala okuva mu nnyanja wakati ne tuyita ku lubalama lwa Kirukiya ne Panfuliya, ne tugoba ku mwalo Mula ogw’e Lukiya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe twayita mu nnyanja ey'e Kirukiya n'e Panfuliya; ne tutuuka e Mula eky'e Lukiya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne tusala ennyanja ey'e Kilikiya ne Panfiliya, ne tugoba e Miira eky'omu Lukiya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe twayita mu nnyanja ey'e Kirukiya n'e Panfuliya; ne tutuuka e Mula eky’e Lukiya.