Acts 27:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Senturiyo n'asangawo eryato ly'e Alekisanduriya nga liraga mu Yitale, n'atusaabaza omwo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Eyo omukulu w’ekitongole n’alabawo ekyombo ekyali kiva mu Alegezanderiya nga kiraga mu Italiya, n’atusaabaza omwo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eyo omukulu w'ekitongole n'alabayo ekyombo ekyali kiva mu Alegezanderiya nga kigenda Italiya, n'atusaabaza mu ekyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eyo omukulu w'ekibinja ky'abaserikale gye yasanga eryato ery'e Alekisanderiya nga liraga mu Yitaliya, n'atusaabaza omwo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omwami n'alabayo ekyombo eky'e Alegezanderiya nga kigenda Italiya; n'atusaabaza mu ekyo.