Acts 28:30 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Pawulo n'amala emyaka ebiri miramba mu nnyumba ye gye yeepangisiriza, n'ayaniriza bonna abajjanga gy'ali,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Pawulo n’amala emyaka ebiri miramba ng’asula mu nnyumba ye gye yeepangisiza, era n’ayanirizanga buli eyajjanga okumulaba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Pawulo n'amalayo emyaka ebiri miramba ng'asula mu nnyumba gye yeepangisiza, n'asembezanga bonna abajjanga gy'ali,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Pawulo n'amala emyaka ebiri miramba ng'ali mu nnyumba gye yapangisa, n'ayanirizanga bonna abajjanga gy'ali.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'amalayo emyaka ebiri miramba ewuwe yekka mu nju gye yapangisa, n'asembezanga bonna abajjanga gy'ali,