Acts 3:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olumu Petero ne Yowanna baali bambuka mu Kiggwa ku ssaawa eyoomwenda ey'okusoma,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Peetero ne Yokaana bwe baali bagenda mu Yeekaalu mu kusaba okw’essaawa omwenda,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Peetero ne Yokaana ne bagenda mu Yeekaalu mu ssaawa ey'okusabiramu, essaawa ey'omwenda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Peetero ne Yowanne ne bambuka mu Ssinzizo ku ssaawa ey'omwenda ey'olweggulo, mu ssaawa ey'okusinzizaamu Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Peetero ne Yokaana ne balinnya mu yeekaalu mu ssaawa ey'okusabiramu, essaawa ey'omwenda.