Acts 3:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ne mutta Kagingo w'obulamu Katonda gwe yazuukizza mu bafu; ffe bajulirwa b'ekigambo ekyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe mutyo ne mutta aleeta obulamu; oyo ye Katonda yamuzuukiza mu bafu, era ffe bajulirwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne mutta Omukulu w'obulamu; oyo Katonda yamuzuukiza mu bafu: ffe bajulirwa baakyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mwatta oyo awa bonna obulamu, kyokka Katonda n'amuzuukiza. Era ffe kino tukikakasa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne mutta Omukulu w'obulamu; oyo Katonda yamuzuukiza mu bafu: ffe bajulirwa baakyo.