Acts 3:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kyokka Katonda bye yali alangiridde mu kamwa k'abalanzi bonna nti Kristu we yali wa kubonaabona, yabituukiriza bw'atyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyokka Katonda yali atuukiriza ebyo bannabbi bonna bye baayogera nti Kristo we ateekwa okubonaabona mu ngeri eyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Katonda bye yabuulira edda mu kamwa ka bannabbi bonna nga Kristo we alibonyaabonyezebwa, yabituukiriza bw'atyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu byo Katonda n'atuukiriza ebyo bye yayogeza abalanzi be bonna ab'edda, abaalanga ku Kristo we nti alibonyaabonyezebwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Katonda bye yabuulira edda mu kamwa ka bannabbi bonna nga Kristo we alibonyaabonyezebwa, yabituukiriza bw'atyo.