Acts 3:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
eggulu gwe lirina okugira nga likyamulina okutuusa obudde obw'okutuukiriza byonna Katonda bye yayogeza akamwa k'abalanzi be abatuukirivu okuva edda n'edda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
eyagwanyizibwa okutwalibwa mu ggulu okutuusa ekiseera nga kituuse ebintu byonna ne bizzibwa obuggya Katonda bye yayogerera edda mu bannabbi be abatukuvu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
eyagwanyizibwa okutwalibwa mu ggulu okutuusa mu biro eby'okulongoosezaamu byonna, Katonda bye yayogereranga mu kamwa ka bannabbi be abatukuvu abaaliwo okuva ku lubereberye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kristo oyo ateekwa okubeera mu ggulu okutuusa ebintu byonna lwe birizzibwa obuggya, nga Katonda bwe yayogerera mu balanzi be abatukuvu abaaliwo edda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
eyagwanyizibwa okutwalibwa mu ggulu okutuusa mu biro eby'okulongoosezaamu byonna, Katonda bye yayogereranga mu kamwa ka bannabbi be abatukuvu abaaliwo okuva ku lubereberye.