Acts 3:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ate era ekiribaawo, omuntu yenna ataliwulira mulanzi oyo, alikutulirwa ddala ku bantu be.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ataliwuliriza nnabbi oyo abantu balimuzikiririza ddala.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olulituuka buli mwoyo ogutawulira nnabbi oli gulizikirizibwa mu ggwanga.’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka buli muntu ataliwulira mulanzi oyo, aliggyibwa mu bantu ba Katonda, n'azikirizibwa.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Olulituuka buli mwoyo ogutawulira nnabbi oli gulizikirizibwa mu ggwanga.