Acts 3:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era n'abalanzi bonna abaayogera okuva ku Samweli n'abaamuddirira, nabo ennaku zino baaziranga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ne bannabbi bonna okuviira ddala ku Samwiri n’abo abaamuddirira bonna abaayogera nabo baalangirira olunaku luno.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Weewaawo ne bannabbi bonna n'abo okuva ku Samwiri n'abo abaamuddirira, bonna abaayogeranga, baabuuliranga eby'ennaku zino.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era abalanzi bonna abaayogera, okuva ku Samweli n'abaamuddirira, ennaku zino baaziranga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Weewaawo ne bannabbi bonna n'abo okuva ku Samwiri n'abo abaamuddirira, bonna abaayogeranga, baabuuliranga eby'ennaku zino.