Acts 3:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'oli n'abasimba amaaso ng'asuubira ng'anaafunayo akantu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’abatunuulira ng’asuubira okuweebwayo akantu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abatunuulira, ng'alowooza nti banaamuwa ekintu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo n'abatunuulira, ng'asuubira nti banaabaako kye bamuwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abawulira, ng'alowooza nti banaamuwa ekintu.