Acts 3:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'amukwata ku mukono gwe ogwa ddyo n'amuyimusa; amangu ago ebigere bye n'obukongovvule ne binywera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Peetero n’akwata omulema ku mukono ogwa ddyo n’amuyimusa, amangwago ebigere by’omusajja n’obukongovvule ne bifuna amaanyi,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'amukwata ku mukono ogwa ddyo n'amuyimusa. Amangwago ebigere bye n'obukongovvule ne bifuna amaanyi,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo n'amukwata ku mukono gwe ogwa ddyo, n'amuyimusa. Amangwago ebigere bye n'obukongovvule ne bifuna amaanyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'amukwata ku mukono ogwa ddyo n'amuyimusa. Amangu ago ebigere bye n'obukongovvule ne bifuna amaanyi: