Acts 4:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne babalagira okuva mu lukiiko, ne bateesa bokka na bokka,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne babalagira okugira nga babeera wabweru Olukiiko lubakubaganyeko ebirowoozo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ne babagamba okugira nga bava mu lukiiko, bamale bo bokka okusalawo eky'okubakola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe baamala okubafulumya mu lukiiko, ne bateesa nga bagamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ne balagira bave mu lukiiko, ne basala amagezi bokka nga bagamba nti