Acts 4:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Petero ne Yowanna ne baddamu nti: “Mmwe muba musalawo oba kisaanye mu maaso ga Katonda okuwulira mmwe okusinga Katonda;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Peetero ne Yokaana ne baddamu nti, “Mmwe muba musalawo obanga kituufu mu maaso ga Katonda okuwulira mmwe okusinga okuwulira Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Peetero ne Yokaana ne baddamu ne babagamba nti, “Oba nga kirungi mu maaso ga Katonda okuwulira mmwe okusinga Katonda, mwogere;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Peetero ne Yowanne ne babaddamu nti: “Mmwe muba musalawo ekisinga obulungi mu maaso ga Katonda, kuwulira Ye oba mmwe?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Peetero ne Yokaana ne baddamu ne babagamba nti Oba nga kirungi mu maaso ga Katonda okuwulira mmwe okusinga Katonda, mwogere;