Acts 4:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
nga banyiikaavu nnyo kubanga baali bayigiriza abantu nga balangirira mu linnya lya Yezu okuzuukira kw'abafu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
nga basunguwadde nnyo okuwulira nga Peetero ne Yokaana bayigiriza abantu, ku bwa Yesu, okuzuukira mu bafu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
nga bansunguwadde nnyo kubanga baayigiriza abantu era baabuulira mu Yesu okuzuukira mu bafu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Baali banyiivu, kubanga abo bombi baali bayigiriza abantu nti Yesu yazuukira, kino nga kikakasa nti abafu bagenda kuzuukira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
nga banakuwadde nnyo kubanga baayigiriza ekibiina era baabuulira ku bwa Yesu okuzuukira mu bafu.