Acts 4:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga omuntu akabonero ak'okuwonya gwe kaali kakoleddwako yali wa myaka ana n'okusoba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omusajja eyawonyezebwa yali assussa mu myaka amakumi ana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga omuntu eyakolerwa akabonero kano ak'okuwonyezebwa yali asusizza emyaka ana egy'obukulu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omusajja eyakolerwa ekyewuunyo ekyo eky'okuwonyezebwa, yali asussizza mu myaka amakumi ana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga obukulu bwe yali ayise mu myaka amakumi ana omuntu eyakolerwa akabonero kano ak'okuwonyezebwa.